KING SAHA – GOLOLA EKKUBO Lyrics

KING SAHA – GOLOLA EKKUBO Lyrics
KING SAHA – GOLOLA EKKUBO Lyrics

Nkukwasiza obulamu bwange
Hmmh gw’omanyi obunafu bwange
Ndi ku lujji lwange mbuyaana bwenge
Ninze gwe Katonda wange, ruhanga wange

Allah wange gw’omanyi amajja gange
N’amagenda gange, gwamanyi ebintu byange
Nkwasa n’abantu bange, Gwamanyi ebyaama byaffe
Nebintu byaffe, tugololere amakubo gaffe

Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo
Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo oh
Gula ekubo, gula ekubo ssebo, Gula ekkubo
Oh, gula ekkubo oo, gula ekkubo oo oh

Wayogera kigambo
Nenfuuka omuntu, eey ah
Sirikuvaamu, si muzanyo
Siryekyuusa, ee he

Nkimanyi nti osobola (Osobola)
Teri kikulema osobola (Osobola)
Oli wamanyi osobola(Osobola)
Gula ekkubo osobola

Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo
Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo oh
Gula ekubo, gula ekubo ssebo, Gula ekkubo
Oh, gula ekkubo oo, gula ekkubo oo oh

Nkimanyi nti osobola (Osobola)
Teri kikulema osobola (Osobola)
Oli wamanyi osobola(Osobola)
Gula ekkubo osobola

Nkimanyi nti osobola (Osobola)
Teri kikulema osobola (Osobola)
Oh oo osobola (Osobola)
Uuh, mukama osobola

Golola ekubo, golola ekubo, golola ekkubo

Jamie

Call the classic man on +233542793417

Related Articles

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Back to top button
Close
Open chat
%d bloggers like this: